Eyawangula mmotoka mu kalulu ka LingLong Tire, Eng. Godfrey Kyeyune kata afe essanyu mmotoka eno bw’emukwasiddwa ku kasaawe ak'ekiwempe aka City Tyres mu Industrial Area mu Kampala.
Ainomugisha Ethan Eloi (539189003) mutabani wa Joshua Mugooda, omubuulizi w'ekkanisa ya St. Paul Church of Uganda - Kanyanya afunye 4 mu bya PLE erisanyu ne lijula okubatta!
Ebbugumu likomyewo mu liigi ya rugby abavujjirizi aba Nile Special bwe bazzizza obuggya endagaano n’ekibiina ekiddukanya omuzannyo guno ekya Uganda Rugby Union (URU).
Omubaka wa pulezidenti e Nansana Charles Lwanga alagidde poliisi okuggalira abantu 3 abatuuze be balumiriza okuggyako ssente okusobola okuganyulwa mu pulojekiti ya PDM.
Over 90% of the candidates who sat last year’s Primary Leaving Examinations (PLE) have qualified to join secondary school. Data from the Uganda National Examination Board (UNEB) indicates that 722,730 ...